\v 3 Buli ataka amagezi asanyusya itaaye: Naye oyo abba n'abakali abenzi amalawo ebintu bye. \v 4 Kabaka anywezya ensi lwo kusala misango: Naye asoloozya enguzi agisuula.