\v 1 Omuntu akakanyalya eikoti lye bw'anenyezebwa emirundi emingi Alimenyeka nga tamanyiriire awabula kuwonyezebwa. \v 2 Abatuukirivu bwe beeyongera, abantu basanyuka: Naye omuntu omubbiibi bw'afuga, abantu basinda.