\v 15 Toteegera ku nyumba yo mutuukirivu, iwe omuntu omubbiibi; Tonyaga kifo ky'awumuliramu: \v 16 Kubanga omuntu omutuukirivu agwa emirundi musanvu n'ayimuka ate: Naye ababbiibi obwinike bubasuula.