\v 8 Agunja okukola obubbiibi, Abantu balimweta omuntu ow'eitima. \v 9 Okulowooza kw'omusirusiru kwonoona: Era omunyoomi wo muzizo eri abantu.