lke_pro_text_reg/23/29.txt

1 line
214 B
Plaintext

\v 29 Ani alaba obuyinike? ani alaba ennaku? ani alina ennyombo? Ani alina okwemulugunya? ani alina ebiwundu eby'obwereere? Ani amyusa amaaso? \v 30 Abo abalwawo ku mwenge; Abo abagenda okunoonya omwenge omutabule.