\v 17 Omwoyo gwo gulekenga okukwatirwa eiyali abalina ebibbiibi: Naye obbenga mu kutya Mukama okuzibya obwire: \v 18 Kubanga mazima empeera eriwo; N'eisuubi lyo teririmalibwawo.