\v 30 Wabula magezi waire okutegeera Waire okuteesya ku Mukama. \v 31 Embalaasi etegekerwa olunaku olw'olutalo. Naye okuwangula kuva eri Mukama.