\v 17 Asooka okuwozya afaanana nga niiye mutuukirivu; Naye mwinaye n'aiza n'amukebera. \v 18 Akalulu kalekesyaayo ennyombo, Era kalamula ab'amaani.