lke_pro_text_reg/14/28.txt

1 line
221 B
Plaintext

\v 28 Mu lufulube lw'abantu niimwo muli ekitiibwa kya kabaka: Naye okubulwa abantu niikwo kuzikirira kw'omulangira: \v 29 Alwawo okusunguwala alina okutegeera kungi: Naye alina omwoyo ogwanguyirirya agulumiza obusirusiru.