\v 15 Abula magezi aikirirya buli kigambo kyonakyona: Naye omuntu omutegeevu akebera inu amaaba ge. \v 16 Omuntu ow'amagezi atya n'ava mu bubi: Naye omusirusiru abba n'eititimbuli, era yeeyinula.