|
\v 19 Ebibala byange bisinga zaabu obusa, Niiwo awo, zaabu ensa; N'amagoba gange gasiinga feeza enonde. \v 20 Ntambulira mu ngira ey'obutuukirivu, Wakati mu mpenda egy'okusala emisango: \v 21 Kaisi mpe abo abantaka okusikira ebintu, Era ngizulye amawanika gaabwe. |