\v 14 Okuteesya kwange n'okumanya okutuufu: Nze ndi kutegeera; ndina amaani. \v 15 Ku bwange bakabaka bafuga, Abalangira ne bateeka eby'obutuukiruvu. \v 16 Ku bwange abalangira bafuga, N'abakungu, abalamuzi bonabona ab'oku nsi: