\v 10 Mwikirirye okwegeresya kwange so ti feeza; N'okumanya okusinga zaabu enonde. \v 11 Kubanga amagezi gasinga amabbaale amatwakaali; N'ebintu byonabona ebisoboka okwegombebwa tebyekankanyizibwa nago.