\v 26 Kubanga olw'omukali omwenzi omuntu afuuka mere bumere: N'omukali omwenzi ayiiga obulamu obw'omuwendo omungi. \v 27 Omuntu asobola okuwambaatira omusyo mu kifubba kye, Ebivaalo bye ne bitaya?