|
\v 17 Amaaso ag'amalala, olulimi olubbeyi, N'engalo egiyiwa omusaayi ogubulaku musango; \v 18 Omutima oguyunja ebirowoozo ebibbiibi, Ebigere ebyanguwa embiro okusengererya eitima; \v 19 Omujulizi w'obubbeyi atumula eby'obubbeyi, N'oyo asiga okukyawagana mu b'oluganda. |