\v 14 Obubambaavu buli mu mwoyo gwe, asala obubbiibi obutalekula; Asiga okukyawagana nga tamanyiriire; \v 15 Enaku gy'alibona kyegiriva giiza nga tamanyiriire; Amangu ago alimenyeka, awabula kuwonyezebwa.