lke_pro_text_reg/05/15.txt

1 line
226 B
Plaintext

\v 15 Onyweranga amazzi mu kidiba kyo ggwe, N'amazzi agakulukuta mu luzzi lwo ggwe. \v 16 Ensulo zo zandisaasaanidde ddala, Emigga egy'amazzi ne giba mu nguudo? \v 17 Gabeereranga ddala gago wekka, So si ga bagenyi wamu naawe.