\v 7 Kale nno, baana bange, mumpulirenga, So temuvanga mu bigambo eby'omu kamwa kange. \v 8 Ekkubo lyo limwesambire ddala, So tosembereranga luggi lwa nnyumba ye: