lke_pro_text_reg/02/03.txt

1 line
216 B
Plaintext

\v 3 Niiwo awo, bw'ewakungiranga okumanya, N'oliriranga okutegeera. \v 4 Bw'ewagasagiranga nge feeza, N'ogakeneenyanga ng'eby'obugaiga ebyagisiibwe; \v 5 Kale lw'olitegeera okutya Mukama, N'ovumbula okumanya Katonda.