\v 15 Eyeeyemerera oyo gw'atamaite alisatibwa: Naye akyawa obweema yabbanga we nkalakalira. \v 16 Omukali ow'ekisa aguguba n'ekitiibwa: N'abasaiza ab'amawaagali baguguba n'obugaiga.