|
\v 10 Ai mwana wange, wulira oikiriryenga ebigambo byange; N'emyaka egy'obulamu bwo giribba mingi. \v 11 Nakwegeresya engira ey'amagezi; Naakuluŋamya mu mangira ag'obugolokofu. \v 12 Bw'ewatambulanga ebigere byo tebiifundikirwenga; Era bw'ewairukanga teweesitalenga. |