\v 16 Njalire ekitanda kyange n'amagodooli, N'engoye egy'amakuubo egya pamba w’e Misiri. \v 17 Mpunyisirye kusa ekiriri kyange N'obubaani n'omusita n'eby'akaloosa. \v 18 Iza twikute okutaka okukyeesa obwire; Twesanyusye n'okutaka.