\v 1 Mwana wange, teekangayo omwoyo eri amagezi gange; Teganga okitu eri okutegeera kwange: \v 2 Kaisi okuumenga okuteesya, N'omunwa gwo gukwatenga okumanya.