\v 32 Omubbiibi asindikibwa wansi mu kwonoona kwe: Naye omutuukirivu alina eisuubi mu kufa kwe: \v 33 Amagezi gabba mu mwoyo gw'oyo alina okutegeera: Naye ekiri ku kitundu eky'abasirusiru eky'omunda kimanyisibwa.