\v 13 Omukali omusirisiru aleekaana; Abula magezi, so Abulaku ky'amaite. \v 14 Era atyama ku mulyango gw'enyumba ye, Ku ntebe mu bifo eby'omu kibuga ebigulumivu, \v 15 Okweta abo ababitawo, Abakwatira dala amangira gaabwe,