1 line
303 B
Plaintext
1 line
303 B
Plaintext
\v 1 Musa n'a koba emitwe gy'e bika by'a baana ba Isiraeri nti kino niikyo kigambo Mukama ky'a lagiire. \v 2 Omusaiza bwe yeyamanga obweyamu eri Mukama, oba bweyalayiranga ekirayiro okulagaanya obulamu bwe n'e ndagaanu, tavumisyanga kigambo kye; yakolanga nga byonabyona bwe biri ebifuluma mu munwa gwe. |