\v 5 Enaku gyonagyona egy'o bweyamu bwe obw'okwewonga akamwanu ti kabitanga ku mutwe gwe okutuusya enaku lwe gyatuukiriryanga, gye yeewongeramu eri Mukama, yabbanga mutukuvu, yalekanga emivumbo gy'e nziiri egy'o ku mutwe gwe okukula.