1 line
484 B
Plaintext
1 line
484 B
Plaintext
\v 8 Abakaludaaya ne bookya enyumba ya kabaka n'enyumba egy'abantu omusyo, ne bamenyaamenya bugwe wa Yerusaalemi. \v 9 Awo Nebuzaladaani omukulu w'abambowa n'atwala e Babulooni nga basibe abantu abafiikirewo ababbaire basigaire mu kibuga, era n'abasenze abaamusengere, n'abantu abafiikireewo ababbaire basigairewo. \v 10 Naye Nebuzaladaani omukulu w'abambowa n'aleka ku baavu ab'omu bantu ababbaire babula kintu mu nsi ye Yuda, n'abawa ensuku egy'emizabbibu n'enimiro mu biseera ebyo. |