1 line
461 B
Plaintext
1 line
461 B
Plaintext
\v 4 Awo olwatuukire Zedekiya kabaka we Yuda n'abasaiza bonabona abalwani bwe baboine, kale ne bairuka ne bava mu kibuga bwire mu ngira ey'olusuku lwa kabaka, mu mulyango oguli wakati we babugwe ababiri: n'afuluma mu ngira eya Alaba. \v 5 Naye eigye ery'Abakaludaaya ne libasengererya ne babitirya Zedekiya mu nsenyu egy'e Yeriko: awo bwe baamala okumuwamba, ne bamuleeta eri Nebukaduneeza kabaka w'e Babulooni e Libula mu nsi ey'e Kamasi, n'amusalira omusango. |