1 line
609 B
Plaintext
1 line
609 B
Plaintext
\v 1 Awo olwatuukire Yerusaalemi bwe kyamenyeibwe, (mu mwaka ogw'omwenda ogwa Zedekiya kabaka we Yuda mu mwezi ogw'eikumi Nebukaduneeza kabaka w'e Babulooni mwe yaiziire n'eigye lye lyonalyona okutabaala Yerusaalemi n'akizingizya; \v 2 mu mwaka ogw'eikumi n'ogumu ogwa Zedekiya mu mwezi ogw'okuna ku lunaku olw'omwezi olw'omwenda mwe bawaguliire ekituli mu kibuga:) \v 3 abakungu bonabona aba kabaka w’e Babulooni ne bayingira ne batyama mu mulyango ogwa wakati, Nerugalusalezeeri, Samugaluneebo, Salusekimu, Labusalisi, Nerugalusalezeeri, Labumagi, wamu n'abakungu bonabona abandi aba kabaka w'e Babulooni. |