1 line
299 B
Plaintext
1 line
299 B
Plaintext
\v 13 Gimusangire oyo azimba enyumba ye olw'obutali butuukirivu, n'ebisenge bye olw'okulya ensonga; alya emirimu gya mwinaye awabula mpeera, so tamuwa bintu bye; \v 14 atumula nti Nezimbiire enyumba engazi n'ebisenge ebinene, ne yesaliiremu ebituli; era ebikiibweku emivule, era esiigibwaku gerenge. |