1 line
343 B
Plaintext
1 line
343 B
Plaintext
\v 15 Bona, watyanu ntekere mu maiso go obulamu n'o busa, n'o kufa n’o bubbiibi; \v 16 kubanga nkulagira watyanu okutakanga Mukama Katonda wo, okutambuliranga mu mangira ge, n'o kwekuumanga ebiragiro bye n'a mateeka ge n'e misango gye, kaisi obbenga omulamu oyalenga era Mukama Katonda wo kaisi akuwenga omukisa mu nsi gy'o yingira okugirya. |