lke_deu_text_reg/12/23.txt

1 line
284 B
Plaintext

\v 23 Kyooka weetegerezye olekenga okulya ku musaayi: kubanga omusaayi niibwo bulamu; so toliiranga bulamu wamu n'e nyama. \v 24 Togulyanga; wagufukanga ku itakali ng'a maizi. \v 25 Togulyanga; Kaisi obonenga ebisa n'a baana bo abaliirawo, bwewakolanga ekiri mu maiso ga Mukama ekisa.