1 line
319 B
Plaintext
1 line
319 B
Plaintext
\v 11 N'a bantu abafiikirewo abasigaire mu kibuga n'abo abaasengukire abasengere kabaka w'e Babulooni n'abafiikirewo ku kibiina, abo Nebuzaladaani omukulu w'a bambowa n'a batwalira dala nga basibe. \v 12 Naye omukulu w'a bambowa n'aleka ku abo abasigaire obwavu ab'o mu nsi eyo okulongoosyanga emizabbibu n'o kulimanga. |