\v 20 Bona, kyendiva nkukuŋaanya eri bazeizabo n'okuŋaanyizibwa mu magombe go mirembe, so n'a maiso go tegalibona bubbiibi bwonabwona bwe ndireeta ku kifo kino. Ni bairirya kabaka ebigambo.