1 line
499 B
Plaintext
1 line
499 B
Plaintext
\v 8 Awo Kirukiya kabona asinga obukulu n’akoba Safani omuwandiiki nti nzwire ekitabo eky'a mateeka mu nyumba ya Mukama. Awo Kirukiya n'awa Safani ekitabo n'a kisoma. \v 9 Awo Safani omuwandiiki n'aiza eri kabaka n'a irirya kabaka ebigambo n'a tumula nti Abaidu bo batoiremu efeeza egibonekere mu nyumba, ni bagiwa mu mukono gw'a bakozi b'e mirimu abalabirira enyumba ya Mukama. \v 10 Awo Safani omuwandiiki n'akoba kabaka nti kirukiya kabona ampaire ekitabo. Safani n'a kisoma mu maiso ga kabaka. |