lke_2ki_text_reg/05/20.txt

1 line
620 B
Plaintext

\v 20 Naye Gekazi omwidu wa Erisa omusaiza wa Katonda n'atumula nti bona, mukama wange asonyiwire Naamani ono Omusuuli okutoola mu mikono gye ekyo kye yaleetere: nga Mukama bw'ali omulamu, nairuka ni musererya mbeeku kye namutookaku. \v 21 Awo Gekazi n'asengererya Naamani. Awo Naamani bwe yaboine amusengererya, n'ava ku igaali okumusisinkana, n'atumula nti Mirembe? \v 22 N'atumula nti Mirembe. Mukama wange antumire ng'atumula nti bona, atyanu nakaiza baize gye ndi nga bava mu nsi y'e nsozi ey'Efulayimu abaaisuka babiri ab'o ku baana ba banabbi; nkwegayiriire, bawe talanta y'e feeza n'e miteeko gy'e bivaalo ibiri.