1 line
383 B
Plaintext
1 line
383 B
Plaintext
\v 13 Awo abaidu be ni basembera ne batumula naye nti itawange, nabbi singa akulagiire okukola ekigambo ekikulu, tewandikikolere? kale toosinge inu bw'akukobere nti Naaba obe mulongoofu? \v 14 Awo n'aserengeta ne yeinika mu Yoludaani emirundi musanvu ng'e kigambo bwe kyabbaire eky'o musaiza wa Katonda: omubiri gwe ne gwira ate ng'o mubiri gw'o mwana omutomuto, n’abba mulongoofu. |