lke_2ki_text_reg/05/07.txt

1 line
277 B
Plaintext

\v 7 Awo olwatuukire kabaka wa Isiraeri bwe yasomere ebbaluwa, n'akanula ebivaalo bye n'atumula nti Ninze Katonda ngite era namye, omusaiza ono n'okutuma n'antumira okuwonya omuntu ebigenge bye? naye mulowooze, mbeegayiriire, mutegeere bw'asagira kyeyanangire okutongana nanze.