lke_1ch_text_reg/05/01.txt

1 line
554 B
Plaintext

\v 1 N'a bataane ba Lewubeeni omuberyeberye wa Isiraeri, (kubanga niiye Yabbaire omubereberye; naye kubanga yayonoonere ekiriri kya itaaye, eby'okuzaalibwa kwe okw'oluberyeberye bataane ba Yusufu mutaane wa Isiraeri kyebaviire babiweebwa; so taviibwaku okubala amaina ng'o kuzaalibwa okw'o luberyeberye bwe kwabbaire. \v 2 Kubanga Yuda yasingire bagande be, era mu iye niimwo mwaviire omulangira; naye eby'o kuzaalibwa okw'o luberyeberye byabbaire bya Yusufu:) \v 3 Bataane ba Lewubeeni omuberyeberye wa Isiraeri; Kanoki, n'o Palu, Kezulooni, n'o Kalumi.